Add parallel Print Page Options

19 (A)Kubanga kya mukisa omuntu bw’abonyaabonyezebwa awatali nsonga, n’agumiikiriza olw’okutuukiriza ekyo Katonda ky’ayagala.

Read full chapter

20 (A)Kale kitiibwa ki kye mufuna bwe mugumiikiriza mu kubonaabona olw’okukola ekibi? Naye Katonda abasiima bwe mugumiikiriza nga mubonyaabonyezebwa olw’okukola obulungi.

Read full chapter

12 (A)“Ebintu byonna abantu bano bye bayita enkwe,
    temubiyita nkwe,
era temutya bye batya,
    wadde okutekemuka[a] omutima.

Read full chapter

Footnotes

  1. 8:12 Abantu bwe baawulira nti waliwo omukago wakati wa Isirayiri ne Bwasuli, ne batya nnyo.

13 (A)Naye mujjukire nti nze Mukama Katonda ow’Eggye, nze Mutukuvu,
    nze gwe muba mutya,
    era gwe muba mwekengera.

Read full chapter