Add parallel Print Page Options

15 (A)Batabani ba Yosiya baali

Yokanaani omuggulanda,

ne Yekoyakimu ye yali owookubiri,

ne Zeddekiya nga wa wakusatu,

ne Sallumu nga wakuna.

Read full chapter

11 (A)Kubanga kino Mukama ky’agamba ku Sallumu mutabani wa Yosiya kabaka wa Yuda eyasikira Yosiya n’afuuka kabaka wa Yuda naye n’atwalibwa. “Talidda.

Read full chapter

Zeddekiya, Kabaka wa Yuda

18 (A)Zeddekiya we yafuukira kabaka yalina emyaka amakumi abiri mu gumu, era n’afugira mu Yerusaalemi emyaka kkumi na gumu. Nnyina erinnya lye yali Kamutali muwala wa Yeremiya ow’e Libuna.

Read full chapter