Add parallel Print Page Options

12 (A)n’akola ky’osabye. Nzija kukuwa omutima omugezi era omutegeevu, so tewalibeerawo eyali akwenkanye oba alikwenkana.

Read full chapter

23 (A)Nkwebaza era nkutendereza, Ayi Katonda wa bajjajjange
    ompadde amagezi n’amaanyi,
ombikkulidde ekyo kye twakusabye,
    otutegeezezza ekirooto kya kabaka.”

Read full chapter

(A)Naye obanga omuntu yenna ku mmwe aweebuka mu magezi, asabenga Katonda agabira bonna atakayuka, galimuweebwa.

Read full chapter

19 (A)Mu kiro ekyo Danyeri n’afuna okwolesebwa ku kigambo ekyo, n’atendereza Katonda ow’eggulu.

Read full chapter

30 (A)Naye ekigambo kino ekitategeerekeka bantu abaabulijjo kimbikkuliddwa, si lwa kuba nga ndi mugezi okusinga abantu abalala bonna, naye nkifunye bwe ntyo, kabaka ategeere amakulu gaakyo, era otegeere ebirowoozo bye wafuna mu mutima gwo.

Read full chapter

Ekirooto kya Danyeri eky’Ensolo Ennya

(A)Mu mwaka ogw’olubereberye ogw’obufuzi bwa Berusazza kabaka w’e Babulooni, Danyeri n’aloota era n’ayolesebwa ng’agalamidde ku kitanda kye. N’awandiika byonna bye yaloota.

Read full chapter

Okwolesebwa kwa Danyeri okw’Endiga Ennume n’Embuzi Ennume

Mu mwaka ogwokusatu mu mirembe gya Kabaka Berusazza, nze Danyeri ne nfuna okwolesebwa oluvannyuma olwa kuli okwasooka.

Read full chapter