Tamaño de la fuente
1 Bassekabaka 14:21
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
1 Bassekabaka 14:21
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Lekobowaamu Kabaka wa Yuda
21 (A)Lekobowaamu mutabani wa Sulemaani n’alya obwakabaka bwa Yuda, ng’alina emyaka amakumi ana mu gumu. Yafugira emyaka kkumi na musanvu mu Yerusaalemi, ekibuga Mukama kye yeeroboza mu bika byonna ebya Isirayiri olw’erinnya lye. Nnyina yayitibwanga Naama, Omwamoni.
Read full chapter
2 Ebyomumirembe 12:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 Ebyomumirembe 12:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Awo Lekobowaamu ne yeebakira wamu ne bajjajjaabe, n’aziikibwa mu kibuga kya Dawudi, Abiya mutabani we n’amusikira.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.