Add parallel Print Page Options

(A)N’atanula okusinza Asutoleesi katonda omukazi ow’Abasidoni, ne Mirukomu katonda ow’omuzizo ow’Abamoni. Sulemaani n’akola ebitaali bya butuukirivu mu maaso ga Mukama n’atagobererera ddala Mukama, n’atakola nga Dawudi kitaawe bwe yakola.

(B)Sulemaani n’azimba ebifo ebigulumivu ku kasozi[a] akali ebuvanjuba w’e Yerusaalemi, ng’abizimbira Kemosi katonda ow’omuzizo ow’Abamowaabu, ne Moleki katonda ow’omuzizo ow’Abamoni.

Read full chapter

Footnotes

  1. 11:7 Akasozi akali ebuvanjuba w’e Yerusaalemi lwe lusozi lw’Emizeeyituuni, oluyitibwa Olusozi olw’Obwonoonefu (2Bk 23:13)

He followed Ashtoreth(A) the goddess of the Sidonians, and Molek(B) the detestable god of the Ammonites. So Solomon did evil(C) in the eyes of the Lord; he did not follow the Lord completely, as David his father had done.

On a hill east(D) of Jerusalem, Solomon built a high place for Chemosh(E) the detestable god of Moab, and for Molek(F) the detestable god of the Ammonites.

Read full chapter

(A)Sulemaani n’ayagala Mukama, ng’atambulira mu mateeka ga Dawudi kitaawe, newaakubadde nga yaweerangayo ssaddaaka era ng’ayotereza n’obubaane ku bifo ebigulumivu.

Read full chapter

Solomon showed his love(A) for the Lord by walking(B) according to the instructions(C) given him by his father David, except that he offered sacrifices and burned incense on the high places.(D)

Read full chapter