路加福音 2
Chinese Contemporary Bible (Traditional)
耶穌降生伯利恆
2 那時,凱撒奧古斯都頒下諭旨,命羅馬帝國的人民都辦理戶口登記。 2 這是第一次戶口登記,正值居里紐任敘利亞總督。 3 大家都回到本鄉辦理戶口登記。 4 約瑟因為是大衛家族的人,就從加利利的拿撒勒鎮趕到猶太地區大衛的故鄉伯利恆, 5 要和已許配給他、懷著身孕的瑪麗亞一起登記。 6 他們抵達目的地時,瑪麗亞產期到了, 7 便生下第一胎,是個兒子。她用布把孩子裹好,安放在馬槽裡,因為旅店沒有房間了。
牧羊人和天使
8 當晚,伯利恆郊外有一群牧羊人正在看守羊群。 9 忽然,主的天使向他們顯現,主的榮光四面照著他們,他們非常害怕。 10 天使對他們說:「不要怕!我告訴你們一個有關萬民的大喜訊, 11 今天在大衛的城裡有一位救主為你們降生了,祂就是主基督! 12 你們將看見一個嬰孩包著布躺在馬槽裡,這就是給你們的記號。」
13 忽然,有一大隊天軍出現,與那天使一同讚美上帝說:
14 「在至高之處,
願榮耀歸於上帝!
在地上,
願平安臨到祂所喜悅的人!」
15 眾天使離開他們升回天上之後,牧羊人便商議說:「我們現在去伯利恆,察看一下主剛才告訴我們的那件事吧!」 16 他們就連忙進城,找到了瑪麗亞和約瑟以及躺在馬槽裡的嬰孩。 17 他們看過之後,就把天使告訴他們有關這嬰孩的事傳開了。 18 聽見的人都對牧羊人的話感到驚訝。
19 但瑪麗亞把這些事牢記在心裡,反覆思想。 20 牧羊人在歸途中不斷地將榮耀歸於上帝,讚美祂,因為他們的所見所聞跟天使告訴他們的一樣。
奉獻聖嬰
21 在第八天,嬰孩接受了割禮,祂的名字叫耶穌,是瑪麗亞懷孕前天使取的。
22 摩西律法規定的潔淨期滿後,約瑟和瑪麗亞把嬰孩帶到耶路撒冷去獻給主, 23 因為主的律法規定:必須把長子分別出來獻給主。 24 他們又按照主的律法獻上祭物,即一對斑鳩或兩隻雛鴿。 25 耶路撒冷有一位公義敬虔、有聖靈同在的人名叫希緬,他一直期待著以色列的安慰者到來。 26 聖靈曾啟示他:他去世前必能親眼看見主所立的基督。
27 一天,他受聖靈感動進入聖殿,看見約瑟和瑪麗亞抱著嬰孩耶穌進來,要依照律法的規定為祂行奉獻禮, 28 就把祂抱過來,稱頌上帝說:
29 「主啊,現在你的話已經成就,
可以讓你的奴僕安然離世了,
30 因為我已親眼看到你的救恩,
31 就是你為萬民所預備的救恩。
32 這救恩是啟示外族人的光,
也是你以色列子民的榮耀。」
33 約瑟和瑪麗亞聽見這番話,感到驚奇。 34 希緬給他們祝福後,就對孩子的母親瑪麗亞說:「看啊,這孩子必使以色列許多人跌倒、許多人興起。祂將成為眾人攻擊的對象, 35 好叫許多人的心思意念暴露出來,你自己則會心如刀割。」
36-37 亞設支派中有一位八十四歲高齡的女先知名叫亞拿,是法內利的女兒,婚後七年便開始守寡,之後一直住在聖殿裡,禁食禱告,日夜事奉上帝。 38 正在那時,她也前來感謝上帝,並把耶穌的事報告給所有盼望耶路撒冷蒙救贖的人。
39 約瑟和瑪麗亞辦完了主的律法規定的一切事之後,就回到他們的家鄉——加利利的拿撒勒。 40 耶穌漸漸長大,身心強健,充滿智慧,上帝的恩典與祂同在。
少年耶穌聖殿論道
41 約瑟和瑪麗亞每年都上耶路撒冷去過逾越節。 42 耶穌十二歲那年,跟父母照例上去過節。 43 節期完了,約瑟和瑪麗亞便啟程回家,他們並不知道少年耶穌仍然留在耶路撒冷, 44 還以為祂跟在同行的人中間。他們走了一天的路後,才開始在親戚朋友中找祂, 45 結果沒有找到,只好回到耶路撒冷。 46 三天後,他們才在聖殿裡找到耶穌,祂正和教師們坐在一起,一邊聽一邊問問題。 47 祂的知識和對答令聽見的人感到驚奇。 48 約瑟和瑪麗亞看見耶穌在那裡,大為驚奇。
瑪麗亞對祂說:「兒子,你為什麼這樣對我們呢?你父親和我急得到處找你!」
49 耶穌對他們說:「你們為什麼找我呢?難道你們不知道我應該在我父的家嗎?」 50 但他們不明白祂在講什麼。
51 於是,耶穌隨父母回到拿撒勒,並順從他們。瑪麗亞把這一切事牢記在心。 52 耶穌漸漸長大,智慧與日俱增,越來越受上帝和人們的喜愛。
路加福音 2
Chinese New Version (Traditional)
耶穌基督降生(參(A)
2 那時,有諭旨從凱撒奧古士督頒發下來,叫普天下的人登記戶口。 2 這是第一次戶口登記,是在居里紐作敘利亞總督的時候舉行的。 3 眾人各歸各城去登記戶口。 4 約瑟本是大衛家族的人,也從加利利的拿撒勒上猶太去,到了大衛的城伯利恆, 5 與所聘之妻馬利亞一同登記戶口。那時馬利亞的身孕已經重了。 6 他們在那裡的時候,馬利亞的產期到了, 7 生了頭胎兒子,用布包著,放在馬槽裡,因為客店裡沒有地方。
天使向牧羊人報喜信
8 在伯利恆的郊外,有一些牧人在夜間看守羊群。 9 主的一位使者站在他們旁邊,主的榮光四面照著他們,他們就非常害怕。 10 天使說:“不要怕!看哪!我報給你們大喜的信息,是關於萬民的: 11 今天在大衛的城裡,為你們生了救主,就是主基督。 12 你們要找到一個嬰孩,包著布,臥在馬槽裡,那就是記號了。” 13 忽然有一大隊天兵,同那天使一起讚美 神說:
14 “在至高之處,榮耀歸與 神!
在地上,平安歸與他所喜悅的人!”
15 眾天使離開他們升天去了,那些牧人彼此說:“我們往伯利恆去,看看主所指示我們已經成就的事。” 16 他們急忙去了,找到馬利亞、約瑟和那臥在馬槽裡的嬰孩。 17 他們見過以後,就把天使對他們論這孩子的話傳開了。 18 聽見的人,都希奇牧人所說的事。 19 馬利亞把這一切放在心裡,反覆思想。 20 牧人因為聽見的和看見的,正像天使對他們所說的一樣,就回去了,把榮耀讚美歸與 神。
21 滿了八天,替孩子行割禮的時候,就給他起名叫耶穌,就是他成胎之前,天使所起的。
在聖殿奉獻耶穌
22 滿了潔淨的日子,他們就按著摩西的律法,帶孩子上耶路撒冷去,奉獻給主。 23 正如主的律法所記:“所有頭生的男孩,都當稱為聖歸給主。” 24 又照著主的律法所說的獻上祭物,就是一對斑鳩或兩隻雛鴿。
25 在耶路撒冷有一個人,名叫西面,這人公義虔誠,一向期待以色列的安慰者來到,又有聖靈在他身上。 26 聖靈啟示他,在死前必得見主所應許的基督, 27 他又受聖靈感動進了聖殿。那時,耶穌的父母抱著孩子進來,要按著律法的規矩為他行禮。 28 西面就把他接到手上,稱頌 神說:
29 “主啊,現在照你的話,
釋放僕人平平安安地去吧!
30 因我的眼睛已經看見你的救恩,
31 就是你在萬民面前所預備的,
32 為要作外族人啟示的光,
和你民以色列的榮耀。”
33 他父母因論到他的這些話而希奇。 34 西面給他們祝福,對他母親馬利亞說:“看哪!這孩子被立,要叫以色列中許多人跌倒,許多人興起,又要成為反對的目標, 35 (你自己的心也會被刀刺透,)這樣,許多人心中的意念就要被揭露出來。” 36 又有一個女先知,就是亞拿,是亞設支派法內利的女兒。她已經上了年紀,從童女出嫁,和丈夫住了七年, 37 就寡居了,直到八十四歲(“就寡居了,直到八十四歲”或譯:“就寡居了八十四年”)。她沒有離開過聖殿,以禁食和禱告晝夜事奉主。 38 就在那時候,她前來稱謝 神,並且向期待耶路撒冷蒙救贖的眾人,講論孩子的事。
39 他們按著主的律法辦完一切,就回加利利,到自己的城拿撒勒去了。 40 孩子漸漸長大,強壯起來,充滿智慧,有 神的恩典在他身上。
孩童耶穌上耶路撒冷過節
41 每年逾越節,他父母都上耶路撒冷去。 42 當他十二歲時,他們按著節期的慣例,照常上去。 43 過完了節,他們回去的時候,孩童耶穌仍留在耶路撒冷,他父母卻不知道, 44 還以為他在同行的人中間。走了一天,就在親戚和熟人中找他, 45 沒有找到,就轉回耶路撒冷找他。 46 過了三天,才發現他在聖殿裡,坐在教師中間,一面聽,一面問。 47 所有聽見他的人,都希奇他的聰明和應對。 48 他父母見了,非常驚奇,他母親說:“孩子,為甚麼這樣對待我們呢?你看,你父親和我都很擔心地在找你呢!” 49 他說:“為甚麼找我呢?你們不知道我必須在我父的家裡嗎?(“在我父的家裡嗎?”或譯:“以我父的事為念嗎?”)” 50 但他們不明白他所說的話。 51 他就同他們下去,回到拿撒勒,並且順從他們。他母親把這一切事,都存在心裡。
52 耶穌的智慧和身量,以及 神和人對他的喜愛,都不斷增長。
Lukka 2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okuzaalibwa kwa Yesu
2 (A)Awo olwatuuka mu biseera ebyo, Kayisaali Agusito n’ayisa etteeka abantu bonna beewandiisa. 2 (B)Okubala kuno kwe kwasooka okubaawo ku mulembe gwa Kuleniyo nga ye gavana w’Obusuuli[a]. 3 Bonna ne bagenda okwewandiisa, buli muntu mu kibuga ky’ewaabwe.
4 (C)Awo Yusufu n’ava e Nazaaleesi eky’e Ggaliraaya, n’agenda mu kibuga kya Dawudi ekiyitibwa Besirekemu eky’e Buyudaaya, kubanga yali wa mu kika kya Dawudi, 5 yeewandiise ne Maliyamu eyali olubuto, oyo gwe yali ayogereza. 6 Naye bwe baali bali eyo ekiseera kya Maliyamu eky’okuzaala ne kituuka. 7 N’azaala omwana we omubereberye omulenzi, n’amubikka mu bugoye, n’amuzazika mu lutiba ente mwe ziriira, kubanga tebaafuna kifo mu nnyumba y’abagenyi.
8 Mu kiro ekyo waaliwo abasumba abaali mu kitundu ekyo kye kimu ku ttale nga bakuuma endiga zaabwe. 9 (D)Awo malayika wa Mukama n’abalabikira, ne waakaayakana n’ekitiibwa kya Mukama, ne batya nnyo. 10 (E)Malayika n’abagumya nti, “Temutya, kubanga mbaleetedde amawulire amalungi ag’essanyu eringi, era nga ga bantu bonna. 11 (F)Kubanga Omulokozi, ye Kristo Mukama waffe azaaliddwa leero mu kibuga kya Dawudi. 12 (G)Ku kino kwe munaamutegeerera: Mujja kulaba omwana omuwere, ng’abikkiddwa mu ngoye, ng’azazikiddwa mu lutiba lw’ente.”
13 Amangwago eggye lya bamalayika ab’omu ggulu ne beegatta ne malayika oyo ne batendereza Katonda nga bagamba nti,
14 (H)“Ekitiibwa kibe eri Katonda Ali Waggulu ennyo.
N’emirembe gibe mu nsi eri abantu Katonda b’asiima.”
15 Awo bamalayika bwe baamala okuddayo mu ggulu, abasumba ne bateesa nti, “Tugende e Besirekemu tulabe kino ekibaddewo, Mukama ky’atutegeezezza.”
16 Ne bayanguwa ne bagenda, ne balaba Maliyamu ne Yusufu, n’omwana omuwere ng’azazikiddwa mu lutiba lw’ente. 17 Awo abasumba ne bategeeza bye baalabye, n’ebya bategeezeddwa ebikwata ku mwana oyo. 18 Bonna abaawulira ebigambo by’abasumba ne beewuunya nnyo. 19 (I)Naye Maliyamu n’akuumanga ebigambo ebyo mu mutima gwe era ng’abirowoozaako nnyo. 20 (J)Awo abasumba ne baddayo gye balundira ebisibo byabwe, nga bagulumiza era nga batendereza Katonda, olw’ebyo byonna bye baawulira era ne bye baalaba nga bwe baali bategeezeddwa.
Yesu Atwalibwa mu Yeekaalu
21 (K)Olunaku olw’omunaana olw’okukomolerwako bwe lwatuuka, n’atuumibwa erinnya YESU, malayika lye yayogera nga Yesu tannaba kuba mu lubuto lwa nnyina.
22 (L)Awo ekiseera bwe kyatuuka Maliyamu okugenda mu Yeekaalu atukuzibwe, ng’amateeka ga Musa bwe galagira ne batwala Yesu e Yerusaalemi okumuwaayo eri Mukama. 23 (M)Kubanga mu mateeka ago, Katonda yalagira nti, “Omwana omubereberye bw’anaabanga omulenzi, anaaweebwangayo eri Mukama.” 24 (N)Era mu kiseera kye kimu bakadde ba Yesu ne bawaayo ssaddaaka amateeka nga bwe galagira okuwaayo amayiba abiri oba enjiibwa bbiri.
25 (O)Ku lunaku olwo, waaliwo omusajja erinnya lye Simyoni, eyabeeranga mu Yerusaalemi, nga mutuukirivu, ng’atya Katonda, era ng’ajjudde Mwoyo Mutukuvu, ng’alindirira okusanyusibwa kwa Isirayiri. 26 Kubanga yali abikkuliddwa Mwoyo Mutukuvu nti tagenda kufa nga tannalaba ku Kristo, Omulokozi. 27 (P)Mwoyo Mutukuvu n’amuluŋŋamya okujja mu Yeekaalu. Maliyamu ne Yusufu bwe baaleeta Omwana Yesu okumuwaayo eri Mukama ng’amateeka bwe galagira, ne Simyoni naye yaliwo. 28 Simyoni n’ajja n’asitula Omwana mu mikono gye, n’atendereza Katonda ng’agamba nti,
29 (Q)“Mukama wange, kaakano osiibule omuweereza wo mirembe,
ng’ekigambo kyo bwe kigamba.
30 (R)Kubanga amaaso gange galabye Obulokozi bwo,
31 bwe wateekateeka mu maaso g’abantu bonna,
32 (S)okuba Omusana ogw’okwakira amawanga.
N’okuleetera abantu bo Abayisirayiri ekitiibwa!”
33 Kitaawe w’omwana ne nnyina ne beewuunya ebigambo ebyayogerwa ku Yesu. 34 (T)Awo Simyoni n’abasabira omukisa. N’alyoka n’agamba Maliyamu nti, “Omwana ono bangi mu Isirayiri tebagenda kumukkiriza, era alireetera bangi okugwa n’abalala ne bayimusibwa. 35 Era naawe ennaku eri ng’ekitala erikufumita omutima, n’ebirowoozo by’omu mitima gy’abantu birimanyibwa.”
36 (U)Waaliwo nnabbi omukazi, ayitibwa Ana, muwala wa Fanweri, ow’omu kika kya Aseri, era nga mukadde nnyo, eyafumbirwa nga muwala muto n’amala ne bba emyaka musanvu gyokka, bba n’afa, 37 (V)n’asigala nga nnamwandu. Mu kiseera kino yali yaakamala emyaka kinaana mu ena, era teyavanga mu Yeekaalu ng’asiiba n’okwegayiriranga Katonda emisana n’ekiro. 38 (W)Awo Ana mu kiseera ekyo yali ayimiridde okumpi ne Maliyamu ne Yusufu, naye n’atandika okutendereza Katonda ng’amwogerako eri abo bonna abaali balindirira okununulibwa kwa Yerusaalemi.
39 (X)Awo bakadde ba Yesu bwe baamala okutuukiriza byonna ng’amateeka ga Mukama bwe galagira, ne baddayo e Nazaaleesi eky’omu Ggaliraaya. 40 (Y)Omwana n’akula, n’aba w’amaanyi, n’ajjuzibwa amagezi n’ekisa kya Katonda kyali ku ye.
41 (Z)Bakadde ba Yesu buli mwaka bagendanga mu Yerusaalemi ku Mbaga y’Okuyitako. 42 Awo Yesu bwe yaweza emyaka kkumi n’ebiri egy’obukulu n’ayambuka e Yerusaalemi ne bakadde be ku mbaga, nga empisa yaabwe bwe yali. 43 Awo embaga ng’ewedde, ne bakyusa okuddayo ewaabwe, naye omulenzi Yesu n’asigala mu Yerusaalemi, naye bazadde be ne batakimanya. 44 Kubanga baalowooza nti ali ne bannaabwe mu kibiina ekirala, ekiro ekyo bwe bataamulaba, ne bamunoonya mu kibiina omwali baganda baabwe ne mikwano gyabwe. 45 Bwe bataamulaba kwe kuddayo e Yerusaalemi nga bamunoonya. 46 Awo nga baakamunoonyeza ennaku ssatu, ne bamusanga ng’atudde mu Yeekaalu n’abannyonnyozi b’amateeka ng’abawuliriza awamu n’okubabuuza ebibuuzo. 47 (AA)Bonna abaali bamuwuliriza ne beewuunya nnyo olw’amagezi ge n’okuddamu kwe. 48 (AB)Awo bazadde be bwe baamulaba ne beewuunya nnyo, nnyina n’amugamba nti, “Mwana waffe otukoze ki kino? Kitaawo nange tweraliikiridde nnyo nga tukunoonya!”
49 (AC)Yesu n’abaddamu nti, “Mubadde munnoonyeza ki? Temwategedde nga kiŋŋwanidde okukola ebintu bya Kitange?” 50 (AD)Naye ne batategeera bigambo ebyo bye yabagamba.
51 (AE)N’asituka n’agenda nabo e Nazaaleesi, n’abagonderanga; kyokka nnyina ebigambo ebyo byonna n’abikuuma mu mutima gwe. 52 (AF)Awo Yesu n’akula mu mubiri, mu magezi, era n’alaba ekisa mu maaso ga Katonda ne mu maaso g’abantu.
Footnotes
- 2:2 Obusuuli ye Siriya mu biro bya kaakano
Chinese New Version (CNV). Copyright © 1976, 1992, 1999, 2001, 2005 by Worldwide Bible Society.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
