(A)For we do not preach ourselves, but Christ Jesus the Lord, and (B)ourselves your bondservants for Jesus’ sake. For it is the God (C)who commanded light to shine out of darkness, who has (D)shone in our hearts to give the light of the knowledge of the glory of God in the face of Jesus Christ.

Cast Down but Unconquered

But we have this treasure in earthen vessels, (E)that the excellence of the power may be of God and not of us. We are (F)hard-pressed on every side, yet not crushed; we are perplexed, but not in despair; persecuted, but not (G)forsaken; (H)struck down, but not destroyed— 10 (I)always carrying about in the body the dying of the Lord Jesus, (J)that the life of Jesus also may be manifested in our body. 11 For we who live (K)are always delivered to death for Jesus’ sake, that the life of Jesus also may be manifested in our mortal flesh.

Read full chapter

(A)Kubanga tetweyogerako wabula Kristo Yesu Mukama, naffe tuli baddu bammwe ku lwa Yesu. (B)Kubanga Katonda oyo ye yagamba nti, “Omusana gwake mu kizikiza,” ye yayaka mu mitima gyaffe, okuleetera abantu ekitangaala eky’okumanya ekitiibwa kya Katonda ekirabikira mu Yesu Kristo.

(C)Naye kaakano tulina ekyobugagga kino mu bibya eby’ebbumba, okulaga nti obuyinza bwonna bwa Katonda, so si bwaffe. Tunyigirizibwa erudda n’erudda, naye ne tutabetenteka. Ne tweraliikirira, naye ne tutazirika. (D)Tuyigganyizibwa, naye Katonda tatuleka. Tusuulibwa wansi, naye ne tutabetentuka, 10 nga tulaga okufa kwa Yesu bulijjo mu mibiri gyaffe, okufa kwa Yesu kulyoke kulabisibwe mu mibiri gyaffe. 11 Kubanga ffe abalamu tuweebwayo eri okufa olwa Yesu, obulamu bwa Yesu bulyoke bulabisibwe mu mibiri gyaffe.

Read full chapter

14 knowing that (A)He who raised up the Lord Jesus will also raise us up with Jesus, and will present us with you. 15 For (B)all things are for your sakes, that (C)grace, having spread through the many, may cause thanksgiving to abound to the glory of God.

Seeing the Invisible

16 Therefore we (D)do not lose heart. Even though our outward man is perishing, yet the inward man is (E)being renewed day by day. 17 For (F)our light affliction, which is but for a moment, is working for us a far more exceeding and eternal weight of glory, 18 (G)while we do not look at the things which are seen, but at the things which are not seen. For the things which are seen are temporary, but the things which are not seen are eternal.

Read full chapter

14 (A)Tumanyi ng’oyo eyazuukiza Mukama waffe Yesu, naffe agenda kutuzuukiza ne Yesu, era alitwanjulira wamu nammwe. 15 (B)Kubanga byonna biri bwe bityo ku bwammwe, okusiimibwa okwo bwe kweyongera okuyita mu bangi, n’okwebaza ne kulyoka kweyongera, Katonda n’agulumizibwa.

Okuba abalamu olw’okukkiriza

16 (C)Noolwekyo tetuterebuka, kubanga newaakubadde ng’emibiri gyaffe gifa, naye omuntu waffe ow’omunda adda buggya bulijjo. 17 (D)Kubanga okubonaabona kwaffe okutono okw’ekiseera ekya kaakano, kwongerayongera nnyo okututeekerateekera ekitiibwa eky’amaanyi eky’emirembe n’emirembe. 18 Noolwekyo tetutunuulira bintu ebirabika naye ebintu ebitalabika, kubanga ebintu ebirabika bya kiseera buseera, naye ebyo ebitalabika bya mirembe na mirembe.

Read full chapter