Add parallel Print Page Options

40 (A)Twekebere engeri zaffe, era tuzeetegereze,
    tudde eri Mukama.
41 (B)Tuyimuse emitima gyaffe n’emikono gyaffe
    eri Katonda mu ggulu, twogere nti,
42 (C)“Twayonoona ne tujeema,
    tokyerabiranga era tonatusonyiwa.

Read full chapter