Font Size
Ebikolwa by’Abatume 7:59
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Ebikolwa by’Abatume 7:59
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
59 (A)Awo bwe baali bakuba Suteefano amayinja, n’akoowoola Katonda ng’agamba nti, “Mukama wange Yesu, twala omwoyo gwange.”
Read full chapter
Abakkolosaayi 3:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Abakkolosaayi 3:17
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
17 (A)Na buli kye munaakolanga mu kigambo oba mu kikolwa, byonna mubikolenga mu linnya lya Mukama waffe Yesu nga muyita mu ye okwebaza Katonda Kitaffe.
Read full chapter
1 Basessaloniika 4:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
1 Basessaloniika 4:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 mutambule nga mwegendereza eri abatakkiriza, mube nga mwemalirira mu buli nsonga.
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.