Add parallel Print Page Options

26 (A)Era ndikomyawo abalamuzi bo ng’olubereberye
    n’abo abakuwa amagezi, nga bwe kyali okusooka.
Olwo olyoke oyitibwe
    ekibuga eky’obutuukirivu,
    ekibuga ekyesigwa.”

27 (B)Sayuuni alinunulibwa lwa bwenkanya,
    n’abantu baamu abalyenenya mu butuukirivu.

Read full chapter