Font Size
Zekkaliya 8:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zekkaliya 8:3
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
3 (A)Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, “Ndikomawo mu Sayuuni, ndibeera wakati mu Yerusaalemi era Yerusaalemi kiriyitibwa ekibuga ekyesigwa, olusozi olwa Mukama ow’Eggye, Olusozi Olutukuvu.”
Read full chapter
Zekkaliya 2:1-2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Zekkaliya 2:1-2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okwolesebwa Olukoba Olupima
2 Awo ne nnyimusa amaaso gange, ne ndaba, omusajja ng’alina mu mukono gwe olukoba olupima. 2 (A)Ne mubuuza nti, “Ogenda wa?”
Nanziramu nti, “Ŋŋenda kupima Yerusaalemi okulaba obuwanvu n’obugazi bwakyo.”
Read full chapter
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.