Add parallel Print Page Options

24 (A)Mu kuteesa kwo onkulembera,
    era olintuusa mu kitiibwa.
25 (B)Ani gwe nnina mu ggulu, wabula ggwe?
    Era tewali na kimu ku nsi kye neetaaga bwe mba naawe.
26 (C)Omubiri gwange n’omutima gwange biyinza okulemwa;
    naye Katonda ge maanyi g’omutima gwange,
    era ye wange ennaku zonna.

Read full chapter