Add parallel Print Page Options

17 Kubanga nsemberedde okugwa,
    era nga nnumwa buli kiseera.
18 (A)Ddala ddala njatula ebyonoono byange;
    nnumirizibwa ekibi kyange.
19 (B)Abalabe bange bangi era ba maanyi;
    n’abo abankyayira obwereere bangi nnyo.

Read full chapter