Add parallel Print Page Options

27 (A)Owonya abawombeefu,
    naye abeegulumiza obakkakkanya.
28 (B)Okoleezezza ettaala yange;
    Ayi Mukama Katonda wange, ekizikiza kyange okimulisizza.
29 (C)Bwe mbeera naawe nsobola okulumba abalabe bange;
    nga ndi ne Katonda wange nsobola okuwalampa bbugwe.

Read full chapter