Add parallel Print Page Options

(A)Mukama wa kisa, era mutuukirivu;
    Katonda waffe ajjudde okusaasira.
(B)Mukama alabirira abantu abaabulijjo;
    bwe nnali mu buzibu obunene, n’andokola.

(C)Wummula ggwe emmeeme yange,
    kubanga Mukama abadde mulungi gy’oli.

Read full chapter