Add parallel Print Page Options

17 (A)Kitange kyava anjagala, kubanga mpaayo obulamu bwange ndyoke mbweddize. 18 (B)Tewali n’omu abunzigyako, wabula mbuwaayo lwa kwagala kwange. Nnina obuyinza okubuwaayo, era nnina obuyinza okubweddizza. Ekyo Kitange ye yakindagira.”

19 (C)Yesu bwe yayogera bw’atyo, empaka mu Bayudaaya, ne zisituka buto.

Read full chapter