Add parallel Print Page Options

28 (A)Yanunula emmeeme yange n’amponya okukka mu bunnya;
    kyenaava mbeera omulamu ne nsigala nga mpoomerwa ekitangaala.

29 (B)“Bw’atyo Katonda bw’akola omuntu
    emirundi ebiri oba esatu,
30 (C)okuzza emmeeme ye ng’agiggya emagombe,
    ekitangaala eky’obulamu kimwakire.

Read full chapter