Yeremiya 50:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)“Abantu bange babadde ndiga ezibuze;
abasumba baabwe babawabizza
ne babatuusa ku kutaataaganira ku nsozi.
Baava ku lusozi ne badda ku kasozi
ne beerabira ekifo kyabwe eky’okuwummuliramu.
Ezeekyeri 7:25
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
25 (A)Entiisa bw’erijja,
balinoonya emirembe naye tebaligifuna.
Ezekiel 7:25
New International Version
25 When terror comes,
they will seek peace in vain.(A)
Ezeekyeri 22:28
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
28 (A)Bannabbi baakyo bakkiriza ebikolwa ebyo, nga babalimba n’okwolesebwa okukyamu n’okuwa obunnabbi obw’obulimba, nga boogera nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda,’ so nga Mukama tayogedde.
Read full chapter
Ezekiel 22:28
New International Version
28 Her prophets whitewash(A) these deeds for them by false visions and lying divinations.(B) They say, ‘This is what the Sovereign Lord says’—when the Lord has not spoken.(C)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.