Add parallel Print Page Options

11 (A)Kubanga ennyumba ya Isirayiri n’ennyumba ya Yuda
    zifuukidde ddala njeemu gye ndi,”
    bw’ayogera Mukama.

12 (B)Boogedde eby’obulimba ku Mukama ne bagamba nti,
    “Talina kyajja kukola,
tewali kabi kanaatugwako,
    era tetujja kulaba wadde kitala oba kyeya.
13 (C)Bannabbi mpewo buwewo
    era ekigambo tekibaliimu;
    noolwekyo leka kye boogera kikolebwe ku bo.”

Read full chapter