Add parallel Print Page Options

(A)Okuva lwe naggya bajjajjammwe mu Misiri okutuusa leero, mbakuutidde emirundi mingi nga mbagamba nti, “Muŋŋondere.” (B)Naye tebampuliriza wadde okussaayo omwoyo, wabula buli muntu yeeyongera okutambulira mu bukakanyavu bw’omutima gwe omubi. Ne ndyoka mbaleetako ebikolimo byonna ebiri mu ndagaano gye nabalagira okukwata ne batagikwata.’ ”

(C)Ate Mukama n’aŋŋamba nti, “Waliwo olukwe mu basajja ba Yuda ne mu batuuze b’omu Yerusaalemi.

Read full chapter

From the time I brought your ancestors up from Egypt until today, I warned them again and again,(A) saying, “Obey me.” But they did not listen or pay attention;(B) instead, they followed the stubbornness of their evil hearts.(C) So I brought on them all the curses(D) of the covenant I had commanded them to follow but that they did not keep.(E)’”

Then the Lord said to me, “There is a conspiracy(F) among the people of Judah and those who live in Jerusalem.

Read full chapter