Add parallel Print Page Options

(A)Omulembe ogumu gugenda, omulala ne gujja,
    naye ensi ebeerera emirembe gyonna.
(B)Enjuba evaayo era n’egwa,
    ate n’eyanguwa okutuuka mu kifo mw’eviirayo.
Empewo ekunta ng’eraga obukiikaddyo,
    ne yeetooloola okutuuka obukiikakkono;
empewo yeetooloola ne yeetooloola,
    n’ekomerawo ku biwaawaatiro byayo.

Read full chapter