Add parallel Print Page Options

(A)Amannyo go gali ng’ekisibo eky’endiga
    eziva okunaazibwa;
buli emu nnongo eri n’ennongo ginnaayo,
    so tewali eri yokka.
(B)Obwenyi bwo bw’obisse mu lugoye,
    buli ng’ebitundu by’amakomamawanga.
(C)Ne bwe walibeerawo bakabaka abakazi nkaaga,
    n’abazaana kinaana,
    n’abawala embeerera abatamanyiddwa muwendo,

Read full chapter