Add parallel Print Page Options

18 (A)Nnindirira obulokozi bwo, Ayi Mukama.

19 (B)Gaadi alirumbibwa ogubiina gw’abanyazi,
    naye ye, alibafubutukira emabega.

20 (C)Aseri emmere ye eneebanga ngimu,
    era anaagemuliranga kabaka ebyokulya.

Read full chapter