Add parallel Print Page Options

18 (A)Baganda be ne bamulengera ng’akyali wala, era bwe yali nga tannabasemberera ne bateesa bamutte.

19 Ne bagambagana nti, “Sekalootera wuuyo ajja. 20 (B)Kale mujje tumutte, tumusuule mu kimu ku binnya;[a] tuligamba nti, ‘Ensolo enkambwe ye yamulya; tulabe ebirooto bye bwe birituukirira.’ ”

Read full chapter

Footnotes

  1. 37:20 binnya Entobo y’ebinnya ebyo yali ngazi okusinga omumwa gwabyo (Yer 38:6, 13)