Add parallel Print Page Options

Okufa kwa Ibulayimu

Ibulayimu yawangaala emyaka kikumi mu nsanvu mu etaano. (A)Ibulayimu yafa ng’akaddiyidde ddala, nga musajja awangaalidde ddala obulungi. (B)Batabani be Isaaka ne Isimayiri ne bamuziika mu mpuku ey’e Makupeera, mu nnimiro ya Efulooni, mutabani wa Zokali Omukiiti, ebuvanjuba bwa Mamule;

Read full chapter