Add parallel Print Page Options

Ebyambalo by’Obwakabona

39 (A)Awo ne bakola, mu wuzi eza bbululu; ne kakobe ne myufu, ebyambalo ebirukiddwa obulungi eby’okuweererezangamu mu Kifo Ekitukuvu. Ne bakolera ne Alooni ebyambalo ebitukuvu, nga Mukama bwe yalagira Musa.

Ekkanzu ey’obwakabona Ennyimpi Eyitibwa Efodi

Awo ne bakola ekkanzu ey’obwakabona eyitibwa efodi mu wuzi eza zaabu, ne bbululu, ne kakobe ne myufu, ne linena omulebevu omulange. Ne baweesa zaabu ey’oluwewere, ne bagisala obulere ne babukozesa awamu n’ewuzi eza bbululu, ne kakobe, ne myufu ne linena omulebevu omulungi omulange, nga bikoleddwa mu majjolobera agakoleddwa n’obukugu. Ekkanzu ey’obwakabona eyitibwa efodi ne bagikolera eby’okubibegabega bibiri nga bitungiddwa w’ekoma, n’egattibwa bulungi. Ne bakola omusipi gwayo n’amagezi mangi ng’agaakola ekkanzu ey’obwakabona, n’ebyakozesebwa nga bye bimu. Ewuzi nga za zaabu, ne bbululu, ne kakobe, ne myufu, ne linena omulebevu alangiddwa; nga Mukama bwe yalagira Musa.

Ne baddira amayinja ga onuku ne bagakwasiza mu mapeesa aga zaabu, ng’amayinja gawandiikiddwako, ng’empeta bw’ewandiikwako, amannya g’abaana ba Isirayiri. (B)Ne bagakwasiza ku byokubibegabega eby’ekkanzu ey’obwakabona eyitibwa efodi, okubeeranga amayinja g’ekijjukizo ky’abaana ba Isirayiri; nga Mukama bwe yalagira Musa.

Ekyomukifuba

(C)Ne bakola ekyomukifuba, nga mulimu gwa kikugu ng’ogw’ekkanzu ey’obwakabona eyitibwa efodi, mu wuzi za zaabu, ne bbululu, ne kakobe ne myufu ne linena omulebevu omulange. Kyali kyenkanankana, buli ludda sentimita amakumi abiri mu bbiri ne desimoolo ttaano nga kimaze okuwetebwamu wakati. 10 Ne batungirako ennyiriri nnya ez’amayinja ag’omuwendo omungi. Mu lunyiriri olusooka bassaamu amayinja: sadiyo, ne topazi, ne kaabankulo; 11 ne mu lunyiriri olwokubiri bassaamu amayinja: nnawandagala, ne safiro ne alimaasi; 12 ne mu lunyiriri olwokusatu bassaamu amayinja: jasinta, ne ageti, ne amesusito; 13 ne mu lunyiriri olwokuna bassaamu amayinja: berulo, ne onuku, ne yasipero; ne gategekebwa mu fuleemu eya zaabu. 14 (D)Waaliwo amayinja ag’omuwendo kkumi n’abiri, nga ku buli limu kusaliddwako erimu ku mannya g’abaana ba Isirayiri. Gaasalibwa bulungi ng’obubonero obuwoolebwa nga ku buli limu kuliko erinnya lyako okumalirayo ddala amannya g’ebika ekkumi n’ebibiri.

15 Ku kyomukifuba baakolerako enjegere ennange ng’emiguwa, nga za zaabu omuka; 16 ne bakola fuleemu bbiri eza zaabu n’empeta bbiri eza zaabu; ne bassa empeta ezo zombi ku mikugiro ebiri egy’ekyomu kifuba. 17 Ne bayisa enjegere ebbiri mu mpeta ebbiri ezaali ku mikugiro gy’eky’omu kifuba. 18 Ne baddira enjuuyi ebbiri ezaasigalawo ez’enjegere ne bazikwasiza ku fuleemu ebbiri, ne bazinywereza mu maaso g’eby’okubibegabega byombi eby’ekkanzu ey’obwakabona eya efodi. 19 Era baakola empeta bbiri eza zaabu ne bazitunga ku mikugiro ebiri egy’ekyomu kifuba ku luuyi olw’omunda olwali luliraanye ekkanzu ey’obwakabona eya efodi. 20 Ne bakolayo empeta endala bbiri eza zaabu ne baziteeka mu maaso mu bitundu byombi ebya wansi eby’eby’okubibegabega eby’ekkanzu ey’obwakabona eya efodi, wagguluko okumpi n’oluzizi lw’omusipi lw’ekkanzu ey’obwakabona eya efodi. 21 Baasiba empeta ez’oku kyomukifuba wamu n’empeta z’ekkanzu ey’obwakabona eya efodi n’akaguwa aka bbululu, ne bakagatta n’omusipi ekyomukifuba kireme kutaggulukuka ku kkanzu ey’obwakabona eya efodi. Byakolebwa nga Mukama bwe yalagira Musa.

Ebyambalo eby’Obwakabona ebirala

22 Baakola ekyambalo eky’omunda mu kkanzu ey’obwakabona eya efodi, nga kiruke era nga kya bbululu kyonna. 23 Ne bassa ekituli wakati mu kyambalo omw’okuyisa omutwe. Ku kituli ekyo ne beetooloozaako omuge omuyonde ng’omuleera kireme okuyulika. 24 Okwetooloola ebirenge by’ekyambalo ekyo wansi ne batungayo amajjolobera mu wuzi eza bbululu, ne kakobe, ne myufu, ne linena omulebevu omulange obulungi. 25 Era ne bakola n’obude obwa zaabu omuka, ne bagenda nga babutobeka mu majjolobera; 26 baatunga amajjolobera ne baddirizaako akade, ate ne batunga amajjolobera ne baddirizaako akade, okwetooloola ebirenge by’ekyambalo ekyo eky’okuweererezangamu; nga Mukama bwe yalagira Musa.

27 (E)Era ne bakolera Alooni n’abaana be amakooti agaalukibwa mu wuzi eza linena omulebevu omulungi. 28 (F)Ne bakola n’ekitambaala eky’oku mutwe mu linena omulebevu omulungi, era n’enkuufiira ne bazikola mu linena omulebevu omulungi; ne bakola n’empale mu linena omulebevu omulungi omulange, 29 n’omusipi mu linena omulebevu omulungi omulange ow’ewuzi eza bbululu, ne kakobe ne myufu nga zitungiddwa ng’omudalizo n’amagezi mangi; nga Mukama bwe yalagira Musa.

30 Era ne bakola akapande ak’engule entukuvu mu zaabu omuka, ne bayolako ebigambo, nga bw’owandiika ku kabonero, nti:

Mutukuvu wa Mukama.

31 Ne bakasibako akakoba akatunge obulungi aka bbululu, kakanywerezenga waggulu ku kitambaala ky’oku mutwe; nga Mukama bwe yalagira Musa.

Okumaliriza omulimu gw’Eweema ya Mukama

32 (G)Bwe gutyo omulimu gwonna ogw’okukola Eweema ya Mukama, eweema ey’Okukuŋŋaanirangamu ne guggwa; ng’abaana ba Isirayiri bakoze ebyo byonna nga Mukama bwe yalagira Musa. 33 Awo Weema ya Mukama ne bagireetera Musa;

Eweema ya Mukama yonna ne byonna ebyali bigirimu: ebisiba byayo, n’embaawo, n’emikiikiro, n’empagi zaayo, n’ebituurwamu;

34 ekibikkako eky’amaliba g’endiga amakunye amannyike mu langi emyufu, n’amaliba g’embuzi amakunye, n’eggigi ery’okutimba;

35 (H)essanduuko ey’Endagaano n’emisituliro gyayo n’ekisaanikira, ye ntebe ey’okusaasira;

36 emmeeza ne byonna ebigibeerako, n’emigaati gya Mukama egy’olubeerera;

37 (I)ekikondo ky’ettaala ekya zaabu omuka, n’ettaala zaako n’ebigenderako ebikozesebwa, n’amafuta gaazo;

38 (J)ekyoto ekya zaabu, amafuta ag’okwawula n’obubaane obw’akawoowo, n’olutimbe olw’omulyango oguyingira mu Weema ya Mukama;

39 ekyoto eky’ekikomo n’ekitindiro kyakyo eky’ekikomo, emisituliro gyakyo ne byonna ebikozesebwako;

ebbensani ne ky’etuulamu;

40 (K)entimbe ez’oku bisenge, eby’omu luggya n’empagi zaazo ne mwe zituula, n’olutimbe olw’omu mulyango ogulaga mu luggya,

emiguwa gyalwo n’enkondo zaalwo;

ne byonna ebikozesebwa olw’emirimu gy’omu Weema ya Mukama, eweema ey’Okukuŋŋaanirangamu;

41 ebyambalo ebiruke obulungi ebyambalwa mu kuweereza mu Kifo Ekitukuvu, ebyambalo ebitukuvu ebya Alooni kabona, n’ebyambalo bya batabani be bye bakozesa mu bwakabona nga baweereza.

42 (L)Nga Mukama bwe yalagira Musa mu byonna, bwe batyo abaana ba Isirayiri omulimu gwonna bwe baagukola. 43 (M)Awo Musa n’akebera omulimu gwonna, era n’alaba nga bagumalirizza. Nga Mukama bwe yalagira, nabo bwe batyo bwe baagukola. Awo Musa n’abasabira omukisa.

祭司的衣服

39 比撒列按照耶和華對摩西的吩咐,用藍色、紫色、朱紅色的線精工製作在聖所供職時穿的禮服,又為亞倫製作聖衣。 用金線和細麻線及藍色、紫色、朱紅色的線精工製作以弗得, 把金子打成薄片,剪成細線,與細麻線和藍色、紫色、朱紅色的線巧妙地織在一起。 他做了兩條肩帶,固定在以弗得兩邊,用來連接以弗得。 又按耶和華對摩西的吩咐,照以弗得的做法用金線和細麻線及藍色、紫色、朱紅色的線精工製作腰帶,縫在以弗得上。 他選了兩塊紅瑪瑙,用刻圖章的方法刻上以色列十二個兒子的名字,鑲在兩個金框裡, 再縫在以弗得的兩條肩帶上,作以色列人的紀念石。這些都是照耶和華對摩西的吩咐做的。

他精工製作胸牌,與以弗得一樣用金線和細麻線及藍色、紫色、朱紅色的線織成。 胸牌呈正方形,疊成兩層,長寬各二十二釐米。 10 上面鑲上四行寶石:第一行是紅寶石、黃玉和翠玉; 11 第二行是綠寶石、藍寶石和金剛石; 12 第三行是紫瑪瑙、白瑪瑙和紫晶; 13 第四行是水蒼玉、紅瑪瑙和碧玉。以上四行寶石都鑲在胸牌的金框內。 14 他用刻圖章的方法,在十二顆寶石上刻上以色列兒子的名字,代表以色列的十二支派。

15 他用純金擰成兩條像繩子一樣的鏈子,連在胸牌上, 16 又造兩個金框和兩個金環,把金環安在胸牌兩端。 17 把兩條金鏈分別穿在兩個金環裡, 18 又把兩條金鏈的另一端分別連在以弗得前面肩帶的兩個金框上。 19 在靠近以弗得內側、胸牌下面的兩端造了兩個金環。 20 在以弗得肩帶下端、接近腰帶的地方又造了兩個金環。 21 用一條藍色的帶子繫住以弗得和胸牌上面的金環,使胸牌貼在精工織成的以弗得腰帶上,不會從以弗得上鬆脫。這些都是照耶和華對摩西的吩咐做的。

22 以弗得的外袍用純藍色的線織成, 23 上面有領口,領口上織領邊,像鎧甲上的領口一樣,免得領口破裂。 24 外袍的底邊用細麻線和藍色、紫色、朱紅色的線做成石榴狀的飾物, 25 又造純金的鈴鐺掛在外袍底邊的石榴間, 26 一個石榴一個金鈴鐺,相間排列,圍在外袍的底邊。這件外袍是祭司供職時穿的,正如耶和華對摩西的吩咐。

27 他用細麻布為亞倫父子們縫製內袍、 28 禮冠、頭巾和褲子, 29 還用細麻線和藍色、紫色、朱紅色的線繡製腰帶。這是照耶和華對摩西的吩咐做的。 30 又用純金造了牌子,就是聖冠,上面用刻圖章的方法刻上「奉獻給耶和華」的字樣, 31 然後用一條藍色的帶子把這個牌子繫在禮冠上。這些都是照耶和華對摩西的吩咐做的。

聖幕完工

32 聖幕,就是會幕的工作就這樣全部完成了,都是以色列人照耶和華對摩西的吩咐做的。 33 他們把聖幕和各樣器具都送到摩西那裡,即鉤子、木板、橫閂、柱子、帶凹槽的底座; 34 海狗皮頂蓋、遮掩約櫃的幔子、染成紅色的公羊皮蓋; 35 約櫃、抬約櫃的橫杠、施恩座; 36 桌子、桌上的一切器具和供餅; 37 純金的燈臺、燈盞、燈臺的一切器具、燈油; 38 金壇、膏油、芬芳的香;會幕的門簾; 39 銅祭壇、祭壇的銅網、抬祭壇的橫杠、祭壇用的一切器具、洗濯盆和盆座; 40 院子的帷幔、柱子、帶凹槽的底座、院子入口的門簾、繩子、橛子和會幕,即聖幕所需的一切器具; 41 在聖所供職時穿的精製禮服、亞倫祭司的聖衣及其眾子供祭司之職時穿的衣服。 42 這一切都是以色列人照耶和華對摩西的吩咐做的。 43 摩西察看這一切工作,見他們都是按照耶和華的吩咐做的,就給他們祝福。

The Priestly Garments

39 From the blue, purple and scarlet yarn(A) they made woven garments for ministering in the sanctuary.(B) They also made sacred garments(C) for Aaron, as the Lord commanded Moses.

The Ephod(D)

They[a] made the ephod of gold, and of blue, purple and scarlet yarn, and of finely twisted linen. They hammered out thin sheets of gold and cut strands to be worked into the blue, purple and scarlet yarn and fine linen—the work of skilled hands. They made shoulder pieces for the ephod, which were attached to two of its corners, so it could be fastened. Its skillfully woven waistband was like it—of one piece with the ephod and made with gold, and with blue, purple and scarlet yarn, and with finely twisted linen, as the Lord commanded Moses.

They mounted the onyx stones in gold filigree settings and engraved them like a seal with the names of the sons of Israel. Then they fastened them on the shoulder pieces of the ephod as memorial(E) stones for the sons of Israel, as the Lord commanded Moses.

The Breastpiece(F)

They fashioned the breastpiece(G)—the work of a skilled craftsman. They made it like the ephod: of gold, and of blue, purple and scarlet yarn, and of finely twisted linen. It was square—a span[b] long and a span wide—and folded double. 10 Then they mounted four rows of precious stones on it. The first row was carnelian, chrysolite and beryl; 11 the second row was turquoise, lapis lazuli and emerald; 12 the third row was jacinth, agate and amethyst; 13 the fourth row was topaz, onyx and jasper.[c] They were mounted in gold filigree settings. 14 There were twelve stones, one for each of the names of the sons of Israel, each engraved like a seal with the name of one of the twelve tribes.(H)

15 For the breastpiece they made braided chains of pure gold, like a rope. 16 They made two gold filigree settings and two gold rings, and fastened the rings to two of the corners of the breastpiece. 17 They fastened the two gold chains to the rings at the corners of the breastpiece, 18 and the other ends of the chains to the two settings, attaching them to the shoulder pieces of the ephod at the front. 19 They made two gold rings and attached them to the other two corners of the breastpiece on the inside edge next to the ephod. 20 Then they made two more gold rings and attached them to the bottom of the shoulder pieces on the front of the ephod, close to the seam just above the waistband of the ephod. 21 They tied the rings of the breastpiece to the rings of the ephod with blue cord, connecting it to the waistband so that the breastpiece would not swing out from the ephod—as the Lord commanded Moses.

Other Priestly Garments(I)

22 They made the robe of the ephod entirely of blue cloth—the work of a weaver— 23 with an opening in the center of the robe like the opening of a collar,[d] and a band around this opening, so that it would not tear. 24 They made pomegranates of blue, purple and scarlet yarn and finely twisted linen around the hem of the robe. 25 And they made bells of pure gold and attached them around the hem between the pomegranates. 26 The bells and pomegranates alternated around the hem of the robe to be worn for ministering, as the Lord commanded Moses.

27 For Aaron and his sons, they made tunics of fine linen(J)—the work of a weaver— 28 and the turban(K) of fine linen, the linen caps and the undergarments of finely twisted linen. 29 The sash was made of finely twisted linen and blue, purple and scarlet yarn—the work of an embroiderer—as the Lord commanded Moses.

30 They made the plate, the sacred emblem, out of pure gold and engraved on it, like an inscription on a seal: holy to the Lord.(L) 31 Then they fastened a blue cord to it to attach it to the turban,(M) as the Lord commanded Moses.

Moses Inspects the Tabernacle(N)

32 So all the work on the tabernacle, the tent of meeting, was completed. The Israelites did everything just as the Lord commanded Moses.(O) 33 Then they brought the tabernacle(P) to Moses: the tent and all its furnishings, its clasps, frames, crossbars, posts and bases; 34 the covering of ram skins dyed red and the covering of another durable leather[e] and the shielding curtain; 35 the ark of the covenant law(Q) with its poles and the atonement cover; 36 the table(R) with all its articles and the bread of the Presence;(S) 37 the pure gold lampstand(T) with its row of lamps and all its accessories,(U) and the olive oil(V) for the light; 38 the gold altar,(W) the anointing oil,(X) the fragrant incense,(Y) and the curtain(Z) for the entrance to the tent; 39 the bronze altar(AA) with its bronze grating, its poles and all its utensils; the basin(AB) with its stand; 40 the curtains of the courtyard with its posts and bases, and the curtain for the entrance to the courtyard;(AC) the ropes and tent pegs for the courtyard; all the furnishings for the tabernacle, the tent of meeting; 41 and the woven garments(AD) worn for ministering in the sanctuary, both the sacred garments for Aaron the priest and the garments for his sons when serving as priests.

42 The Israelites had done all the work just as the Lord had commanded Moses.(AE) 43 Moses inspected the work and saw that they had done it just as the Lord had commanded.(AF) So Moses blessed(AG) them.

Footnotes

  1. Exodus 39:2 Or He; also in verses 7, 8 and 22
  2. Exodus 39:9 That is, about 9 inches or about 23 centimeters
  3. Exodus 39:13 The precise identification of some of these precious stones is uncertain.
  4. Exodus 39:23 The meaning of the Hebrew for this word is uncertain.
  5. Exodus 39:34 Possibly the hides of large aquatic mammals

39 And of the blue, and purple, and scarlet, they made cloths of service, to do service in the holy place, and made the holy garments for Aaron; as the Lord commanded Moses.

And he made the ephod of gold, blue, and purple, and scarlet, and fine twined linen.

And they did beat the gold into thin plates, and cut it into wires, to work it in the blue, and in the purple, and in the scarlet, and in the fine linen, with cunning work.

They made shoulderpieces for it, to couple it together: by the two edges was it coupled together.

And the curious girdle of his ephod, that was upon it, was of the same, according to the work thereof; of gold, blue, and purple, and scarlet, and fine twined linen; as the Lord commanded Moses.

And they wrought onyx stones inclosed in ouches of gold, graven, as signets are graven, with the names of the children of Israel.

And he put them on the shoulders of the ephod, that they should be stones for a memorial to the children of Israel; as the Lord commanded Moses.

And he made the breastplate of cunning work, like the work of the ephod; of gold, blue, and purple, and scarlet, and fine twined linen.

It was foursquare; they made the breastplate double: a span was the length thereof, and a span the breadth thereof, being doubled.

10 And they set in it four rows of stones: the first row was a sardius, a topaz, and a carbuncle: this was the first row.

11 And the second row, an emerald, a sapphire, and a diamond.

12 And the third row, a ligure, an agate, and an amethyst.

13 And the fourth row, a beryl, an onyx, and a jasper: they were inclosed in ouches of gold in their inclosings.

14 And the stones were according to the names of the children of Israel, twelve, according to their names, like the engravings of a signet, every one with his name, according to the twelve tribes.

15 And they made upon the breastplate chains at the ends, of wreathen work of pure gold.

16 And they made two ouches of gold, and two gold rings; and put the two rings in the two ends of the breastplate.

17 And they put the two wreathen chains of gold in the two rings on the ends of the breastplate.

18 And the two ends of the two wreathen chains they fastened in the two ouches, and put them on the shoulderpieces of the ephod, before it.

19 And they made two rings of gold, and put them on the two ends of the breastplate, upon the border of it, which was on the side of the ephod inward.

20 And they made two other golden rings, and put them on the two sides of the ephod underneath, toward the forepart of it, over against the other coupling thereof, above the curious girdle of the ephod.

21 And they did bind the breastplate by his rings unto the rings of the ephod with a lace of blue, that it might be above the curious girdle of the ephod, and that the breastplate might not be loosed from the ephod; as the Lord commanded Moses.

22 And he made the robe of the ephod of woven work, all of blue.

23 And there was an hole in the midst of the robe, as the hole of an habergeon, with a band round about the hole, that it should not rend.

24 And they made upon the hems of the robe pomegranates of blue, and purple, and scarlet, and twined linen.

25 And they made bells of pure gold, and put the bells between the pomegranates upon the hem of the robe, round about between the pomegranates;

26 A bell and a pomegranate, a bell and a pomegranate, round about the hem of the robe to minister in; as the Lord commanded Moses.

27 And they made coats of fine linen of woven work for Aaron, and for his sons,

28 And a mitre of fine linen, and goodly bonnets of fine linen, and linen breeches of fine twined linen,

29 And a girdle of fine twined linen, and blue, and purple, and scarlet, of needlework; as the Lord commanded Moses.

30 And they made the plate of the holy crown of pure gold, and wrote upon it a writing, like to the engravings of a signet, Holiness To The Lord.

31 And they tied unto it a lace of blue, to fasten it on high upon the mitre; as the Lord commanded Moses.

32 Thus was all the work of the tabernacle of the tent of the congregation finished: and the children of Israel did according to all that the Lord commanded Moses, so did they.

33 And they brought the tabernacle unto Moses, the tent, and all his furniture, his taches, his boards, his bars, and his pillars, and his sockets,

34 And the covering of rams' skins dyed red, and the covering of badgers' skins, and the vail of the covering,

35 The ark of the testimony, and the staves thereof, and the mercy seat,

36 The table, and all the vessels thereof, and the shewbread,

37 The pure candlestick, with the lamps thereof, even with the lamps to be set in order, and all the vessels thereof, and the oil for light,

38 And the golden altar, and the anointing oil, and the sweet incense, and the hanging for the tabernacle door,

39 The brasen altar, and his grate of brass, his staves, and all his vessels, the laver and his foot,

40 The hangings of the court, his pillars, and his sockets, and the hanging for the court gate, his cords, and his pins, and all the vessels of the service of the tabernacle, for the tent of the congregation,

41 The cloths of service to do service in the holy place, and the holy garments for Aaron the priest, and his sons' garments, to minister in the priest's office.

42 According to all that the Lord commanded Moses, so the children of Israel made all the work.

43 And Moses did look upon all the work, and, behold, they had done it as the Lord had commanded, even so had they done it: and Moses blessed them.