Add parallel Print Page Options

20 (A)Enkondo zonna ez’Eweema ya Mukama n’okwebungulula oluggya zaali za kikomo.

Ebyakozesebwa ku Weema ya Mukama

21 (B)Bino bye bintu byonna ebyakozesebwa ku Weema, Eweema ya Mukama ey’Obujulizi, nga Musa bwe yalagira okubibala bikozesebwe Abaleevi nga balabirirwa Isamaali mutabani wa Alooni kabona. 22 (C)Bezaaleeri, mutabani wa Uli muzzukulu wa Kuuli, ow’omu kika kya Yuda, n’akola ebyo byonna Mukama bye yalagira Musa;

Read full chapter