Add parallel Print Page Options

(A)Ndiweereza malayika abakulemberenga; era ndigobamu Abakanani, n’Abamoli, n’Abakiiti, n’Abaperezi, n’Abakiivi n’Abayebusi. (B)Yambuka mu nsi ekulukutiramu amata n’omubisi gw’enjuki. Naye sijja kugenda nammwe; sirwa kubazikiririza mu kkubo, kubanga muli bantu ab’ensingo enkakanyavu.”

(C)Abantu bwe baawulira amawulire ago ag’ennaku, ne bakungubaga ne watabaawo ayambala eby’omu matu wadde eby’oku mikono ebyokwewoomya.

Read full chapter

I will send an angel(A) before you and drive out the Canaanites, Amorites, Hittites, Perizzites, Hivites and Jebusites.(B) Go up to the land flowing with milk and honey.(C) But I will not go with you, because you are a stiff-necked(D) people and I might destroy(E) you on the way.”

When the people heard these distressing words, they began to mourn(F) and no one put on any ornaments.

Read full chapter