Add parallel Print Page Options

14 (A)Mukama n’addamu nti, “Nnaagendanga naawe, era nnaakuwummuzanga.”

15 Musa n’amugamba nti, “Obanga toogende naffe, totuggya wano. 16 (B)Kale abantu balitegeerera ku ki nga Nkusanyusizza, nze n’abantu bo? Si lwa kubanga onooba ogenze naffe, ne tuba ba njawulo, nze n’abantu bo, nga twawukana ku bantu bonna ab’oku nsi?”

Read full chapter