Okuva 2:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 (A)Awo nga wayiseewo ebbanga ggwanvu, kabaka w’e Misiri n’afa. Abaana ba Isirayiri ne basindanga era ne bakaabanga olw’obuddu bwe baalimu, n’okukaaba kwabwe ne kutuuka eri Katonda.
Read full chapter
Exodus 2:23
New International Version
23 During that long period,(A) the king of Egypt died.(B) The Israelites groaned in their slavery(C) and cried out, and their cry(D) for help because of their slavery went up to God.
Okuva 6:9
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
9 Musa n’ategeeza abaana ba Isirayiri ebigambo ebyo. Naye tebaamuwuliriza, kubanga emitima gyali gibennyise, nga n’okutuntuzibwa kubayitiridde.
Read full chapter
Exodus 6:9
New International Version
9 Moses reported this to the Israelites, but they did not listen to him because of their discouragement and harsh labor.(A)
Okubala 20:15
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
15 (A)Omanyi nga bajjajjaffe bwe baaserengeta mu Misiri, ne tumalayo emyaka mingi. Abamisiri ne bayisa bubi bakadde baffe, era naffe;
Read full chapter
Numbers 20:15
New International Version
Zabbuli 81:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)“Nnamutikkula omugugu okuva ku kibegabega kye;
n’emikono gye ne ngiwummuza okusitula ebisero.
Psalm 81:6
New International Version
Ebikolwa by’Abatume 7:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Kabaka oyo n’asalira eggwanga lyaffe amagezi, n’abonyaabonya bajjajjaffe, ng’abasuuza abaana baabwe abawere baleme okuba abalamu.
Read full chapter
Acts 7:19
New International Version
19 He dealt treacherously with our people and oppressed our ancestors by forcing them to throw out their newborn babies so that they would die.(A)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.