Add parallel Print Page Options

The wilderness camp’s arrangement

The Lord spoke to Moses and Aaron: The Israelites will camp each under the banner with the symbol of their household. They will camp around the meeting tent some distance from it.

The camp’s east side

On the east side toward the sunrise will be the banner of Judah’s camp with its military units. The chief of the people of Judah is Nahshon, Amminadab’s son. His military unit and those enlisted in it are 74,600. Those camping on one side of him are the tribe of Issachar. The chief of the people of Issachar is Nethanel, Zuar’s son. His military unit and those enlisted in it are 54,400. On the other side, the tribe of Zebulun: the chief of the people of Zebulun is Eliab, Helon’s son. His military unit and those enlisted in it are 57,400. All those enlisted in Judah’s camp with their military units are 186,400. They will march first.

The camp’s south side

10 On the south side will be the banner of Reuben’s camp with its military units. The chief of the people of Reuben is Elizur, Shedeur’s son. 11 His military unit and those enlisted in it are 46,500. 12 Those camping on one side of him are the tribe of Simeon. The chief of the people of Simeon is Shelumiel, Zurishaddai’s son. 13 His military unit and those enlisted in it are 59,300. 14 On the other side, the tribe of Gad: the chief of the people of Gad is Eliasaph, Reuel’s son. 15 His military unit and those enlisted in it are 45,650. 16 All those enlisted in Reuben’s camp with their military units are 151,450. They will march second.

The camp’s center

17 The meeting tent and the Levites’ camp will march in the center of the camps. They will march in the same order as they camp: each in position under his banner.

The camp’s west side

18 On the west will be the banner of Ephraim’s camp with its military units. The chief of the people of Ephraim is Elishama, Ammihud’s son. 19 His military unit and those enlisted in it are 40,500. 20 On one side of him is the tribe of Manasseh. The chief of the people of Manasseh is Gamaliel, Pedahzur’s son. 21 His military unit and those enlisted in it are 32,200. 22 On the other side, the tribe of Benjamin: the chief of the people of Benjamin is Abidan, Gideoni’s son. 23 His military unit and those enlisted in it are 35,400. 24 All those enlisted in Ephraim’s camp with their military units are 108,100. They will march third.

The camp’s north side

25 On the north will be the banner of Dan’s camp with its military units. The chief of the people of Dan is Ahiezer, Ammishaddai’s son. 26 His military unit and those enlisted in it are 62,700. 27 Those camping on one side of him are the tribe of Asher. The chief of the people of Asher is Pagiel, Ochran’s son. 28 His military unit and those enlisted in it are 41,500. 29 On the other side, the tribe of Naphtali: the chief of the people of Naphtali is Ahira, Enan’s son. 30 His military unit and those enlisted in it are 53,400. 31 All those enlisted in the camp of Dan are 157,600. They will march last under their banners.

32 These are the enlisted Israelites by their households. The total enlisted in the camps with their military units is 603,550. 33 But the Levites weren’t enlisted among the Israelites, as the Lord had commanded Moses. 34 The Israelites did everything exactly as the Lord had commanded Moses: they camped under their banners and they marched by their clans and by their households.

Raspored taborovanja i kretanja

BOG je rekao Mojsiju i Aronu: »Neka se Izraelci utabore oko Šatora sastanka, ali podalje. Svaka skupina neka bude pod zastavom koja označava obitelj njihovih predaka.

Neka se na istoku, pod svojom zastavom, utabore postrojbe Judinog tabora. Glavar je Judinog naroda Nahšon, Aminadabov sin, a njegova postrojba broji 74.600 ljudi.

Do njih neka se utabori Isakarovo pleme. Glavar je Isakarovog naroda Netanel, Suarov sin, a njegova postrojba broji 54.400 ljudi.

Zatim slijedi Zebulunovo pleme. Glavar je Zebulunovog naroda Eliab, Helonov sin, a njegova postrojba broji 57.400 ljudi.

Ukupan broj ljudi dodijeljen Judinom taboru, prema postrojbama, iznosi 186.400. Kad krene cijeli narod, oni neka idu prvi.

10 Neka na jugu, pod svojom zastavom, budu postrojbe Rubenovog tabora. Glavar je Rubenovog naroda Elisur, Šedeurov sin, 11 a njegova postrojba broji 46.500 ljudi.

12 Do njih neka se utabori Šimunovo pleme. Glavar je Šimunovog naroda Šelumiel, Surišadajev sin, 13 a njegova postrojba broji 59.300 ljudi.

14 Zatim slijedi Gadovo pleme. Glavar je Gadovog naroda Eliasaf, Reuelov[a] sin, 15 a njegova postrojba broji 45.650 ljudi.

16 Ukupan broj ljudi dodijeljen Rubenovom taboru, prema postrojbama, iznosi 151.450. Pri pokretu cijelog naroda, oni kreću drugi.

17 Za njima kreće tabor Levita, noseći Šator sastanka u središtu drugih tabora. Tabori moraju kretati istim redoslijedom kojim se utaboruju, svaki sa svog mjesta i pod svojom zastavom.

18 Neka na zapadu, pod svojom zastavom, budu vojske Efrajimovog tabora. Glavar je Efrajimovog naroda Elišama, Amihudov sin, 19 a njegova postrojba broji 40.500 ljudi.

20 Do njih neka bude Manašeovo pleme. Glavar je Manašeovog naroda Gamliel, Pedahsurov sin, 21 a njegova postrojba broji 32.200 ljudi.

22 Zatim slijedi Benjaminovo pleme. Glavar je Benjaminovog naroda Abidan, Gidonijev sin, 23 a njegova postrojba broji 35.400 ljudi.

24 Ukupan broj ljudi dodijeljen Efrajimovom taboru, prema postrojbama, iznosi 108.100. Pri pokretu cijelog naroda, oni kreću treći.

25 Neka na sjeveru, pod svojom zastavom, budu vojske Danovog tabora. Glavar je Danovog naroda Ahiezer, Amišadajev sin, 26 a njegova postrojba broji 62.700 ljudi.

27 Do njih neka se utabori Ašerovo pleme. Glavar je Ašerovog naroda Pagiel, Okranov sin, 28 a njegova postrojba broji 41.500 ljudi.

29 Zatim slijedi Naftalijevo pleme. Glavar je Naftalijevog naroda Ahira, Enanov sin, 30 a njegova postrojba broji 53.400 ljudi.

31 Ukupan broj ljudi dodijeljen Danovom taboru, prema postrojbama, iznosi 157.600. Pri pokretu cijelog naroda, oni kreću posljednji, pod svojom zastavom.«

32 Bili su to Izraelci, prebrojani prema obiteljima svojih predaka. Ukupan broj muškaraca u taborima, prema postrojbama, iznosi 603.550. 33 No Leviti nisu prebrojani s ostalim Izraelcima, kao što je BOG zapovjedio Mojsiju.

34 Tako su Izraelci učinili sve što je BOG zapovjedio Mojsiju. Tako su postavljali tabore pod svojim zastavama i tako su kretali na put, svako sa svojim plemenom i obitelji.

Footnotes

  1. 2,14 Reuelov U nekim rukopisima piše: »Deuelov«.

Abakulembeze n’Ensiisira z’Ebika Byabwe

Awo Mukama Katonda n’agamba Musa ne Alooni nti, (A)“Abaana ba Isirayiri banaasiisiranga okwebungulula Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu, nga bagyesuddeko akabanga naye nga bagyolekedde. Buli musajja anaawanikanga ebendera ye n’ebendera z’empya za bajjajjaabwe.”

(B)Ebibinja by’olusiisira lwa Yuda binaasiisiranga ku ludda olw’enjuba gy’eva ne basimba awo ebendera yaabwe. Omukulembeze w’abantu ba Yuda ye Nakusoni mutabani wa Amminadaabu. Mu kibinja kye nga mulimu abaabalibwa emitwalo musanvu mu enkumi nnya mu lukaaga (74,600).

(C)Ab’ekika kya Isakaali be banaasiisiranga okuliraana Yuda. Omukulembeze w’abantu ba Isakaali ye Nesaneri mutabani wa Zuwaali. Abaabalibwa mu kibinja kye baali emitwalo etaano mu enkumi nnya mu ebikumi bina (54,400).

(D)Ekika kya Zebbulooni kye kinaddangako. Omukulembeze w’abantu ba Zebbulooni ye Eriyaabu mutabani wa Keroni. Abaabalibwa mu kibinja kye baali emitwalo etaano mu kasanvu mu ebikumi bina (57,400).

(E)Abasajja bonna abaali mu lusiisira lwa Yuda abaabalibwa ng’ebibinja by’amaggye gaabwe bwe byali baali emitwalo kkumi na munaana mu kakaaga mu ebikumi bina (186,400). Be banaakulemberanga.

10 (F)Ku ludda olw’obukiikaddyo ebibinja eby’amaggye g’omu kika kya Lewubeeni gye banaasiisiranga, nga basimbye eyo n’ebendera yaabwe. Omukulembeze w’abantu ba Lewubeeni ye Erizuuli mutabani wa Sedewuli. 11 Abaabalibwa mu kibinja kye baali emitwalo ena mu kakaaga mu ebikumi bitaano (46,500).

12 (G)Ab’ekika kya Simyoni be banaabaddiriranga. Omukulembeze w’abantu ba Simyoni ye Serumiyeeri mutabani wa Zulisadaayi. 13 Abaabalibwa mu kibinja kye baali emitwalo etaano mu kenda mu ebikumi bisatu (59,300).

14 (H)Ab’ekika kya Gaadi be banaddangako. Omukulembeze w’abantu ba Gaadi ye Eriyasaafu mutabani wa Deweri. 15 Abaabalibwa mu kibinja kye baali emitwalo ena mu enkumi ttaano mu lukaaga mu amakumi ataano (45,650).

16 (I)Abasajja bonna okugatta awamu abaali mu lusiisira lwa Lewubeeni abaabalibwa, ng’ebibinja by’amaggye gaabwe bwe byali, baali emitwalo kkumi n’ettaano mu lukumi mu ebikumi bina mu amakumi ataano (151,450). Be banaabanga abookubiri okusitula ng’olugendo lutuuse.

17 (J)Eweema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu eneesitulwanga ng’olugendo lutuuse nga yeebunguluddwa olusiisira lw’Abaleevi, ng’eri mu makkati g’ensiisira endala zonna. Banaasitulanga okutambula nga baddiriragana ng’enteekateeka y’ensiisira zaabwe bw’eri, buli musajja ng’agenda n’ebendera ye.

18 (K)Ku ludda olw’ebugwanjuba y’eneebeeranga olusiisira lw’ebibinja bya Efulayimu nga bakutte n’ebendera zaabwe. Omukulembeze w’abantu ba Efulayimu ye Erisaama mutabani wa Ammikudi. 19 Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo ena mu ebikumi bitaano (40,500).

20 (L)Ekika kya Manase kye kinaddangako. Omukulembeze w’abantu ba Manase ye Gamalyeri mutabani wa Pedazuuli. 21 Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo esatu mu enkumi bbiri mu ebikumi bibiri (32,200).

22 (M)Ekika kya Benyamini ne kiddako. Omukulembeze w’abantu ba Benyamini ye Abidaani mutabani wa Gidyoni. 23 Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo esatu mu enkumi ttaano mu ebikumi bina (35,400).

24 (N)Okugatta awamu abasajja bonna abaali mu lusiisira lwa Efulayimu abaabalibwa ng’ebibinja byabwe bwe byali baali emitwalo kkumi mu kanaana mu kikumi (108,100). Bano be banaabanga abookusatu okusitula ng’olugendo lutuuse.

25 (O)Ku ludda olw’obukiikakkono y’eneebeeranga olusiisira lw’ebibinja bya Ddaani n’ebendera yaabwe. Omukulembeze w’abantu ba Ddaani ye Akiyezeeri mutabani wa Amisadaayi. 26 Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo mukaaga mu enkumi bbiri mu lusanvu (62,700).

27 (P)Ab’ekika kya Aseri be banaasiisiranga okubaddirira. Omukulembeze w’abantu ba Aseri ye Pagiyeeri mutabani wa Okulaani. 28 Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo ena mu lukumi mu ebikumi bitaano (41,500).

29 (Q)Ab’ekika kya Nafutaali be banaddangako. Omukulembeze w’abantu ba Nafutaali ye Akira mutabani wa Enani. 30 Ab’omu kibinja kye abaabalibwa baali emitwalo etaano mu enkumi ssatu mu ebikumi bina (53,400).

31 (R)Okugatta awamu abasajja bonna abaali mu lusiisira lwa Ddaani baali emitwalo kkumi n’ettaano mu kasanvu mu lukaaga (157,600). Abo be banaasembangayo okusitula ng’olugendo lutuuse, ng’ebendera zaabwe bwe ziri.

32 (S)Abo be baana ba Isirayiri abaabalibwa ng’empya zaabwe bwe zaali. Okugatta abaali mu nsiisira bonna ng’ebibinja byabwe bwe byali, baawera emitwalo nkaaga mu enkumi ssatu mu ebikumi bitaano mu amakumi ataano (603,550). 33 (T)Naye abaana ba Isirayiri bwe baali babalibwa, Abaleevi bo tebaabalibwa, kubanga bw’atyo Mukama bwe yalagira Musa.

34 Abaana ba Isirayiri bwe batyo ne bakola ebyo byonna Mukama Katonda bye yalagira Musa. Bwe batyo bwe baasiisiranga ensiisira zaabwe ng’ebendera zaabwe bwe zaali, era bwe batyo bwe baasitulanga okutambula buli bantu mu bika byabwe ne mu mpya za bajjajjaabwe.