Add parallel Print Page Options

11 (A)Eri ludda wa empuku y’empologoma,
    ekifo we ziriisiza empologoma zaazo ento,
empologoma ensajja, n’enkazi,
    n’ento we zaatambuliranga nga tewali kizikanga?

Read full chapter

12 (A)Empologoma ensajja yayigganga ennyama y’abaana ebamala,
    n’enkazi n’ezittira eyaazo,
n’ejjuza empuku n’omuyiggo,
    ne mu bisulo ne mujjula ennyama.

Read full chapter