Add parallel Print Page Options

(A)Piraato n’abuuza Yesu nti, “Ggwe Kabaka w’Abayudaaya?”

Yesu n’amuddamu nti, “Oyogedde.”

Awo bakabona abakulu ne bamulumiriza ebintu bingi. Naye Piraato n’addamu n’amubuuza nti, “Lwaki toliiko ky’oddamu? Laba bakulumiriza ebintu bingi.”

(B)Naye Yesu n’asirika busirisi, era Piraato n’amwewuunya nnyo.

Read full chapter