Yobu 32:2-6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Naye Eriku, mutabani wa Balakeri Omubuzi, ow’omu kika kya Laamu, n’anyiigira nnyo Yobu olw’okweraba ng’atalina musango, naye n’anenya Katonda. 3 Yanyiigira ne mikwano gye abasatu, kubanga baalemwa okulumiriza Yobu kyokka nga baali bamusingisizza omusango. 4 Eriku yali alinzeeko okwogera ne Yobu kubanga banne baali bakulu okumusinga. 5 Naye bwe yalaba ng’abasajja bano abasatu tebakyalina kirala kya kwogera, n’anyiiga.
6 (B)Awo Eriku mutabani wa Balakeri Omubuzi n’addamu n’ayogera nti,
“Nze ndi muto mu myaka,
mmwe muli bakulu,
kyenavudde ntya
okubabuulira kye ndowooza.
Yobu 34:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
34 Awo Eriku ne yeeyongera okwogera nti,
Read full chapter
Yobu 35:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
35 Eriku n’ayongera okwogera nti,
Read full chapter
Yobu 36:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
36 Eriku ne yeeyongera okwogera nti,
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.