Add parallel Print Page Options

(A)Naye Eriku, mutabani wa Balakeri Omubuzi, ow’omu kika kya Laamu, n’anyiigira nnyo Yobu olw’okweraba ng’atalina musango, naye n’anenya Katonda. Yanyiigira ne mikwano gye abasatu, kubanga baalemwa okulumiriza Yobu kyokka nga baali bamusingisizza omusango. Eriku yali alinzeeko okwogera ne Yobu kubanga banne baali bakulu okumusinga. Naye bwe yalaba ng’abasajja bano abasatu tebakyalina kirala kya kwogera, n’anyiiga.

(B)Awo Eriku mutabani wa Balakeri Omubuzi n’addamu n’ayogera nti,

“Nze ndi muto mu myaka,
    mmwe muli bakulu,
kyenavudde ntya
    okubabuulira kye ndowooza.

Read full chapter

34 Awo Eriku ne yeeyongera okwogera nti,

Read full chapter

35 Eriku n’ayongera okwogera nti,

Read full chapter

36 Eriku ne yeeyongera okwogera nti,

Read full chapter