Add parallel Print Page Options

28 (A)Mugamba nti, ‘Kaakano eruwa ennyumba y’omusajja ow’amaanyi,
    eweema abasajja abakozi b’ebibi mwe baabeeranga?’
29 Temwebuuzanga ku abo abatambula eŋŋendo?
    Temukkiriza bye babagamba,
30 (B)nti omusajja omukozi w’ebibi awona ku lunaku olw’emitawaana,
    era awona ku lunaku olw’ekiruyi?

Read full chapter