Job 10
Expanded Bible
10 “I ·hate [am disgusted with] my life,
so I will ·complain without holding back [L abandon myself to my sighs];
I will speak ·because I am so unhappy [L in my bitterness].
2 I will say to God: Do not ·hold [declare] me guilty,
but tell me ·what you have against [why you accuse] me.
3 ·Does it make you happy [or Is it right for you] to ·trouble [oppress] me?
·Don’t you care about [L Must you despise] me, the work of your hands?
·Are you happy with [or Do you favor] the plans of evil people?
4 Do you have ·human eyes [L eyes of flesh]
that see ·as we see [L with human vision]?
5 Are your days like the days of humans,
and your years like our years?
6 [L For] You ·look for the evil I have done [L investigate my transgression]
and search for my sin.
7 You know I am not guilty,
but no one can ·save [rescue] me from your ·power [L hand].
8 “Your hands shaped and made me.
Do you now turn around and ·destroy [L swallow] me?
9 Remember that you molded me like a piece of clay.
Will you now turn me back into dust [Gen. 2:7; Eccl. 12:7]?
10 ·You formed me inside my mother
like cheese formed from milk [L Do you not pour me out like milk, curdle me like cheese?].
11 You dressed me with skin and flesh;
you ·sewed [knit] me together with bones and ·muscles [sinews].
12 You gave me life and showed me ·kindness [loyalty],
and in your care you ·watched over my life [L set a watch over me].
13 “But in your heart you hid ·other plans [L these things].
I know this was in your mind.
14 If I sinned, you would watch me
and would not ·let my sin go unpunished [L declare me innocent of my transgression].
15 ·How terrible it will be for [L Woe to] me if I am guilty!
Even if I am ·right [righteous], I cannot lift my head.
I am full of shame
and ·experience [L look on] only ·pain [affliction].
16 ·If I hold up my head, you hunt me like a lion [or Proud like a lion you hunt me]
and again show your terrible power against me.
17 You bring new witnesses against me
and increase your anger against me.
Your armies come against me.
18 “So why did you ·allow me to be born [L bring me out of the womb]?
·I wish I had died [L Why did I not die…?] before ·anyone [L any eye] saw me.
19 I wish I had never lived,
but had been carried straight from ·birth [L womb] to the grave.
20 The few days of my life are almost over.
Leave me alone so I can have a moment of joy [Eccl. 2:24–26; 3:12–14, 22; 8:15; 5:19–20; 9:7–10].
21 Soon I will leave; I will not return
from the land of darkness and gloom,
22 the land of ·darkest night [or dimness and blackness],
from the land of gloom and ·confusion [chaos],
where even the light is darkness.”
Yobu 10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)“Obulamu bwange mbukyayidde ddala,
noolwekyo leka nfukumule okwemulugunya kwange,
njogerere mu kulumwa kw’emmeeme yange.
2 (B)Nnaagamba Katonda nti, Tonsalira musango ne gunsinga,
ntegeeza ky’onvunaana.
3 (C)Kikusanyusa okunnyigiriza,
okunyooma omulimu gw’emikono gyo,
n’owagira emirimu gy’abakozi b’ebibi?
4 (D)Amaaso go ga mubiri?
Olaba ng’omuntu bw’alaba?
5 (E)Ennaku zo zisinga ez’omuntu,
n’emyaka gyo gisinga egy’omuntu,
6 (F)olyoke onoonye ebisobyo byange
era obuulirize ekibi kye nkoze,
7 newaakubadde ng’omanyi nti sirina musango
era nga tewali n’omu ayinza kunzigya mu mukono gwo?
8 (G)“Emikono gyo gye gyammumba, gye gyankola.
Ate kaakano onookyuka okunsanyaawo?
9 (H)Jjukira nti wammumba ng’ebbumba,
ate kaakano onoonfuula ng’enfuufu?
10 Tewanzitulula ng’amata
n’onkwasa ng’omuzigo?”
11 (I)Tewannyambaza omubiri n’olususu,
n’oluka amagumba n’ebinywa n’ongatta?
12 (J)Kale wampa okuganja mu maaso go,
era walabirira, n’omwoyo gwange.
13 (K)Naye bino wabikweka mu mutima gwo,
era mmanyi nga byali mu birowoozo byo.
14 (L)Singa nyonoona, ondaba
era tewandindese n’otombonereza.
15 (M)Bwe mba nga nsingibbwa omusango,
zinsanze nze!
Newaakubadde nga sirina musango, sisobola kuyimusa mutwe gwange,
kubanga nzijjudde obuswavu era mu kunyigirizibwa kwange, mwe nsaanikiddwa.
16 (N)Bwe mba ng’asituka, n’onjigga ng’empologoma,
era n’onnumba n’amaanyi go amangi ennyo.
17 (O)Oleeta abajulizi abajja okunnumiriza,
era obusungu bwo ne bweyongera gye ndi;
amayengo ne gajja okunnumba olutata.
18 (P)“Kale lwaki wanziggya mu lubuto lwa mmange?
Wandindese nga tewannabaawo liiso lyonna lindabyeko.
19 Singa satondebwa,
oba singa natwalibwa butereevu okuva mu lubuto ne nzikibwa.
20 (Q)Ennaku zange entono kumpi teziweddeeko?
Ndeka mbeeko n’akaseera ak’okusanyuka,
21 (R)nga sinnaba kugenda mu kifo eteri kudda,
ekiri mu nsi ejjudde ekizikiza, n’ekisiikirize eky’ebuziba,
22 y’ensi ey’ekizikiza ekikutte, eyeekisiikirize eky’ebuziba
era n’okutabukatabuka,
ng’omusana gwayo guli nga ekizikiza.”
The Expanded Bible, Copyright © 2011 Thomas Nelson Inc. All rights reserved.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.