13 Do not go on bringing your worthless offerings,
(A)Incense is an abomination to Me.
(B)New moon and Sabbath, the (C)proclamation of an assembly—
I cannot (D)endure wrongdoing and the festive assembly.
14 [a]I hate your new moon festivals and your (E)appointed feasts,
They have become a burden to Me;
I am (F)tired of bearing them.
15 So when you (G)spread out your hands in prayer,
(H)I will hide My eyes from you;
Yes, even though you (I)offer many prayers,
I will not be listening.
(J)Your hands are [b]covered with blood.

Read full chapter

Footnotes

  1. Isaiah 1:14 Lit My soul hates
  2. Isaiah 1:15 Lit full of

13 (A)Mulekeraawo okuleeta ssaddaaka zammwe ezitaliimu;
    obubaane bwammwe bwa muzizo gye ndi.
Omwezi Ogubonese ne Ssabbiiti n’enkuŋŋaana zammwe
    zijjudde obutali butuukirivu.
14 (B)Emyezi gyammwe Egibonese n’embaga zammwe ez’ennaku entukuvu,
    emmeeme yange ebikyaye,
binfuukidde omugugu,
    nkooye okubigumiikiriza.
15 (C)Bwe munaayimusanga emikono gyammwe musabe
    nnaabakwekanga amaaso gange,
era ne bwe munaasabanga ennyo
    siiwulirenga
kubanga emikono gyammwe gisaabaanye omusaayi.

Read full chapter