Font Size
Isaaya 57:2-4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Isaaya 57:2-4
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Ayingira mu mirembe
n’afuna okuwummulira mu kufa kwe,
ne bawummula ga beebase, abo abatambulira mu bugolokofu.
3 (B)“Naye mmwe mujje musembere wano batabani b’omukazi omufumu
ezzadde ly’omwenzi omukazi eyeetunda.
4 Muzannyira ku ani?
Ani gwe mukongoola
ne mumusoomooza?
Temuli baana ba bujeemu,
ezzadde eryobulimba?
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.