Add parallel Print Page Options

(A)Mmutuma okulumba eggwanga eritatya Mukama,
    era mmusindika eri abantu abansunguwazizza,
abanyage, ababbire ddala,
    n’okubasambirira abasambirire ng’ebitoomi eby’omu nguudo.
(B)Naye kino si kye kigendererwa kye,
    kino si ky’alowooza.
Ekigendererwa kye kwe kuzikiriza,
    okumalirawo ddala amawanga mangi.
(C)‘Abaduumizi bange bonna tebenkana bakabaka?’ bw’atyo bw’ayogera.

Read full chapter