Add parallel Print Page Options

(A)Tonenyanga munyoomi, aleme okukukyawa, naye
    nenya ow’amagezi naye anaakwagalanga.
(B)Yigirizanga ow’amagezi naye aneeyongeranga okuba n’amagezi,
    yigirizanga omutuukirivu, aneeyongerangako okuyiga.

10 (C)“Mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera,
    era n’okumanya oyo Omutukuvu Katonda, kwe kutegeera.

Read full chapter