Add parallel Print Page Options

11 (A)Ku lwange oliwangaala emyaka mingi nnyo,
    era olyongerwako emyaka.
12 Bw’obeera omugezi, amagezi go gakuyamba,
    naye bw’onyooma amagezi weerumya wekka.”

13 (B)Omukazi omusirusiru aleekaana,
    taba na mpisa era taba na magezi!

Read full chapter