Add parallel Print Page Options

(A)Yogereranga abo abatasobola kweyogerera,
    otunulenga mu nsonga z’abo bonna abaasigala ettayo.
(B)Yogera olamulenga n’obwenkanya,
    olwanirirenga abaavu n’abali mu bwetaavu.

Omukazi ow’Amagezi

10 (C)Omukazi omwegendereza ani ayinza okumulaba?
    Wa muwendo nnyo okusinga amayinja ag’omuwendo ennyo.

Read full chapter