Add parallel Print Page Options

11 Omugagga alowooza nti mugezi,
    naye omwavu alina okutegeera, amunyooma.

12 (A)Abatuukirivu bwe bawangula wabaawo okujaguza okw’amaanyi,
    naye abakakanyalira mu kukola ebikyamu bwe bafuna obuyinza abantu beekweka.

13 (B)Oyo akweka ebibi bye, talifuna mukisa kukulaakulana,
    naye buli abyatula n’abireka, alisaasirwa.

Read full chapter