Add parallel Print Page Options

10 (A)Buli akyamya abatuukirivu mu kkubo ebbi,
    aligwa mu katego ke ye,
    naye abatuukirivu balisikira ebirungi.

11 Omugagga alowooza nti mugezi,
    naye omwavu alina okutegeera, amunyooma.

12 (B)Abatuukirivu bwe bawangula wabaawo okujaguza okw’amaanyi,
    naye abakakanyalira mu kukola ebikyamu bwe bafuna obuyinza abantu beekweka.

Read full chapter