Add parallel Print Page Options

(A)Totegana kubuulirira musirusiru,
    kubanga ajja kunyooma ebigambo byo eby’amagezi.

10 (B)Tojjululanga nsalo ey’edda,
    so toyingiriranga nnimiro za bamulekwa,
11 (C)kubanga abalwanirira w’amaanyi,
    alikuggulako omusango.

Read full chapter