Add parallel Print Page Options

(A)Mukama buli kimu akikola ng’alina ekigendererwa,
    n’abakozi b’ebibi y’abakolera olunaku lwe batuukibwako ebizibu.

(B)Buli muntu alina omutima ogw’amalala wa muzizo eri Mukama;
    weewaawo talirema kubonerezebwa.

(C)Olw’okwagala n’olw’obwesigwa, ekibi kisasulibwa,
    n’okutya Mukama kuleetera omuntu okwewala okukola ebibi.

Read full chapter

The Lord works out everything to its proper end(A)
    even the wicked for a day of disaster.(B)

The Lord detests all the proud of heart.(C)
    Be sure of this: They will not go unpunished.(D)

Through love and faithfulness sin is atoned for;
    through the fear of the Lord(E) evil is avoided.(F)

Read full chapter