Add parallel Print Page Options

Mene, Mene, Tekel, Ufarsin.

26 (A)“N’amakulu gaabyo ge gano:

Mene:[a] Katonda akendezezza ennaku z’obwakabaka bwo era abukomezza.

27 (B)Tekel:[b] Opimiddwa ku minzaani, era osangiddwa ng’obulako;

28 (C)Peres:[c] Obwakabaka bwo bugabanyiziddwamu, era buweereddwa Abameedi n’Abaperusi.”

Read full chapter

Footnotes

  1. 5:26 MENE kiyinza okutegeeza nti kubalibwa
  2. 5:27 TEKEL kiyinza okutegeeza nti kupimibwa ku minzaani
  3. 5:28 PERES kiyinza okutegeeza nti kugabanyaamu