Add parallel Print Page Options

(A)N’atumya abaamasaza, n’abaamagombolola, n’abemiruka, n’abawi b’amagezi, n’abawanika, n’abalamuzi, n’abakungu bonna ab’omu masaza, bajje ku mukolo ogw’okuwongera ekibumbe Kabaka Nebukadduneeza kye yabumbisa.

Read full chapter

He then summoned the satraps,(A) prefects, governors, advisers, treasurers, judges, magistrates and all the other provincial officials(B) to come to the dedication of the image he had set up.

Read full chapter

(A)Laba banneekwekeredde nga banteega okunzita.
    Abasajja ab’amaanyi abakambwe banneekobera, Ayi Mukama,
    so nga soonoonye wadde okubaako ne kye nsobezza.

Read full chapter

See how they lie in wait for me!
    Fierce men conspire(A) against me
    for no offense or sin of mine, Lord.

Read full chapter

(A)Onkweke mpone enkwe z’abakola ebibi,
    onzigye mu kibinja ky’aboonoonyi, abaleekaana
(B)abawagala ennimi zaabwe ng’ebitala,
    ne balasa ebigambo byabwe ng’obusaale obutta.
(C)Beekweka ne bateega oyo atalina musango bamulase;
    amangwago ne bamulasa nga tebatya.

(D)Bawagiragana mu kigendererwa kyabwe ekibi
    ne bateesa okutega emitego mu kyama;
    ne boogera nti, “Ani asobola okutulaba?”
Beekobaana okukola ebitali bya bwenkanya, ne boogera nti,
    “Tukoze enteekateeka empitirivu.”
    Ddala ddala ebirowoozo by’omuntu n’omutima gwe byekusifu.

Read full chapter

Hide me from the conspiracy(A) of the wicked,(B)
    from the plots of evildoers.
They sharpen their tongues like swords(C)
    and aim cruel words like deadly arrows.(D)
They shoot from ambush at the innocent;(E)
    they shoot suddenly, without fear.(F)

They encourage each other in evil plans,
    they talk about hiding their snares;(G)
    they say, “Who will see it[a]?”(H)
They plot injustice and say,
    “We have devised a perfect plan!”
    Surely the human mind and heart are cunning.

Read full chapter

Footnotes

  1. Psalm 64:5 Or us

(A)Omuntu yenna atalivuunama n’akisinza, alisuulibwa mu kikoomi ekyaka omuliro.”

Read full chapter

Whoever does not fall down and worship will immediately be thrown into a blazing furnace.”(A)

Read full chapter