Add parallel Print Page Options

(A)Ibulayimu yakkiriza Katonda ne kimubalirwa okuba obutuukirivu.

(B)Kale mumanye nti abo abakkiriza be baana ba Ibulayimu. (C)Olw’okuba nga baategeera ebiribaawo n’ekyawandiikibwa, ng’olw’okukkiriza, Katonda aliwa amawanga obutuukirivu, Enjiri kyeyava ebuulirwa Ibulayimu edda nti, “Mu ggwe amawanga gonna mwe galiweerwa omukisa.”

Read full chapter